Okufa kwa Isma Olaxes Kutabutadde Abantu
Isma aka Jjaaja Iculi ono yabadde president wa blogger mu Uganda era nga abadde yakatambuzako term oba ekisangya kimu wabula wafiiridde mbadde antandiisewo okuvuganya naate ku kalulu akisangya ekyokubiri ku bwa blogger president mu Uganda ekitasoboose.
Jjaaja Iculi yakubwa amassasi nga 06 may 2023 ku lwamukaaga bweyari nga ayingira mu makaage e kyanja mu kampala era nazikibwa nga 07 may 2023 ku kyalo katwe mu district Kayunga buyikwe ono mugwanika e mulago ku sunday ku makya nga 07 may 2023 era natwalibwa mu makka ga kitaawe e zaana ku entebbe road Kampala wano webategekera edua emusibula oluvanyuma natwalibwa ku kyalo katwe mu district ye kayunga buyikwe nazikibwa.
Iculi yazikibwa abantu bangi mwali mikwano gye abamawulire, blogger, youtubers, abayimbi omwali pallaso, jose chameleone etc ba MP Okuli nsereko kampala central, ssegirinya mr update, Balamu, abantu be kyalo katwe mu buyikwe nabalala bangi.
Mikwano gya icul okuli kakalamu ne sarah henza bano bo bazirika oluvanyuma lwokulira nti olaxes afudde kyabayisabubinyo bano bagamba tebayina kyesobula ku mukwan gwabwe gwebabadde yinna ne isma era kibakubyewalanyo.
Kakalamu ne Sarah henza bavuddeyo ne batwalira mu tabuliki ono nga ye taata wa isma olaxes ku buyambi omuli emeere, enva, sukali, buuto wamu ne ku sente enkulu ne bamugumye nti basigala nga bali wamu naye mubulimbera yonna.

Comments
Post a Comment