Skip to main content

Posts

Pope Francis Appoints Bishop Raphael P Mony Wokorach as the new Archbishop of Gulu Archdiocese

Okufa kwa Isma Olaxes aka Jjaaja Iculi Kutabutadde Abantu

  Okufa kwa Isma Olaxes Kutabutadde Abantu Isma aka Jjaaja Iculi ono yabadde president wa blogger mu Uganda era nga abadde yakatambuzako term oba ekisangya kimu wabula wafiiridde mbadde antandiisewo okuvuganya naate ku kalulu akisangya ekyokubiri ku bwa blogger president mu Uganda ekitasoboose. Jjaaja Iculi yakubwa amassasi nga 06 may 2023 ku lwamukaaga bweyari nga ayingira mu makaage e kyanja mu kampala era nazikibwa nga 07 may 2023 ku kyalo katwe mu district Kayunga buyikwe ono mugwanika e mulago ku sunday ku makya nga 07 may 2023 era natwalibwa mu makka ga kitaawe e zaana ku entebbe road Kampala wano webategekera edua emusibula oluvanyuma natwalibwa ku kyalo katwe mu district ye kayunga buyikwe nazikibwa. Iculi yazikibwa abantu bangi mwali mikwano gye abamawulire, blogger, youtubers, abayimbi omwali pallaso, jose chameleone etc ba MP Okuli nsereko kampala central, ssegirinya mr update, Balamu, abantu be kyalo katwe mu buyikwe nabalala bangi. Mikwano gya icul okuli kakalamu ne sa...